Abayimbi abeewulirira ku bawagizi baabwe! 1 Year, 3 Months ago
Another Sunday.... another show.... 15/07/2007
Ate neera waliwo omukyaala eyakubye essimu okuva e Boston nga ayogera ku Jose Chameleone eyakoze show e Boston mu USA. Mbu Chameleone yalaze empisa ensiiwuufu eri abawagizzi be abbaabade baagala okumubuuzako. Teyakomye awo nakoleeza taaba mu bantu n'afuuwa ekkika nga teyeefirayo.
Twaabadde tukyaali awo, essimu endala n'eyingirawo okuva e London, era n'omukubi ono naye nga yemulugunya ku muyimbe y'omu Jose Chameleone mbu bwe yalabikako mu London, era yayolesa empisa ensiiwuufu nga amaze okuyimba.
Mbu kw'olwo mwalimu n'okulinya ku mamotoka, okuwogana - kwegamba empissa zonna ezituweesa erinnya ebbi.
Mukwenyonyolako, omu ku ba promota yakubye essimu n'agamba nti yayogeddeko ne Chameleone. Mbu Chameleone baali bamuvuma nga naye alina okwelwaanako.
Ebibuuzo biri bwebiti.
Omuyimbi asobola okubeerawo nga talina bawagizi? Nedda.
Naye lwaaki ate bwafuna abawagizi abeeyisizaako bubi?
Re:Abayimbi abeewulirira ku bawagizi baabwe! 1 Year, 3 Months ago
I once read a comment on the Youtube,written by someone who'd seen him misbehave after a concert in Toronto. Most Africans who have had some artistic dreams know how difficult it is to achieve recognition. I wouldn't like to make Chameleon feel bad or that the very people who raised him to the top, are pulling him down now. So this is not addressed only to him, but to all those new African Artists. You've got to understand that, our culture is different from the Western culture. To us, not all publicity is good publicity. We are still hooked up on the good old proper behaviour. Show the world who we are, and how great we can be.
Re:Abayimbi abeewulirira ku bawagizi baabwe! 1 Year, 3 Months ago
AMAZIMA GASIGARE NGA MAZIMA JOSE CHAMELEON YE TAYINA MPISA ZA MUBANTU KYOVA OLABA NE EUGANDA BA MUKYAWA DA NGA TAYOSA KULWANA NABANE BULI KISERA E KENYA NAYO BWATYO YEWURIRIRA KUBAWAGIZIBE KATI OBUWAGIZI ABUSIGAZIZA TANZANIA . KATUMUSABIRE
Re:Abayimbi abeewulirira ku bawagizi baabwe! 1 Year, 3 Months ago
Maybe he forgets that his fans are his employers? And if you are rude to your employer, at least as far as we are acquianted with out here, you better be ready to get fired!!! But I know he's worked hard, and hope he comes around.
Re:Abayimbi abeewulirira ku bawagizi baabwe! 1 Year, 3 Months ago
I tend to snub concerts organised by Ugandans. Not because they are not full talent, but because half the time, they are poorly organised. Some organisers tend to want to milk all they can out of the shows at the expense of a decent service. Such shows are normally organised in alley ways or sometimes in cold stinky places.
What is going to keep putting me away from them concerts is stories like these. I mean I love Chameleone. He's given us all those great hits and I think he is a great talent.
But maybe it's best to love him from a distance. Or maybe someone go give him an education if you can stand his ego.
Alinga kapere eyalinnya omuti n'atuula ku tabbi ate n'atandika okulitema nga talina magezi galaba nti bw'analitema neligwa naye agya kugwiirako!