CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Abayimbi abeewulirira ku bawagizi baabwe! (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Abayimbi abeewulirira ku bawagizi baabwe!
#904
omuana isaacs (User)
Junior Forum Member
Posts: 52
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Abayimbi abeewulirira ku bawagizi baabwe! 1 Year ago  
Mbalamusizza banange!!!!!!

Kansooke mbasabe mubeele benkanya wadde nga mukwano gwange Chameleon yeyisa bubi naye kyakoledde music industry yaffe kinene nolwekyo abaganda bagamba nti (akuba owuwe.......)

Ssigamba nti bamuwayiliza naye sikyangu kusanyusa bantu bangi kumala banga ddene. Ekyokulabilako Mu July 2007 nali E'Uganda natambula nga nyo ne Jose lumu baamuyita ku Fairway Hotel nga Justin Jjuuko akuba ebikonde. Jjuuko naamukakasa nti aleke byonna byakola ajje amuyimbile oluyimba lwa ATAASIGA NSIGO....nga Juuko ajja mu RING. Jose yanyigiliza najja naye tuba tuyingila omuwagizi omu namubukila yali musajja wakiwago olwakanyolagano namuyuliza essaati. Chameleon yassako akakooti nayolekera stage abakyala babiri nebatwesoka nebatuwereza ekyupa za Club Beer mukaaga nga nsumulule Chameleon nangaana okuziinywa nga andabula nti ssinywa byakunywa byessesumululidde ekintu ekyo abakyaala kyabayisa bubi kuba twazilekawo.....Twali tuwagaanya tufulume omusajja omulala neyegayilira nyo Chamili akkilize abuuze kumukyalawe gweyali alesse eka ngayebase, esimmu yavuga ngomukyala tagikwata okumala eddakika nga kkumi oluvanyuma essimu yayitamu nga tusimbula olwabantu abaali batandise okumukunganilako awo omusajja eyali akuba essimu namuwerekeza ebivumo.

Banange obuntubulamu nobwetowaze bwomuntu bukoma wa??????



Mbasaba mutusonyiwe ffe abayimbi mweyongere okusima emirimu gyaffe, Music Industry bwenegenda ekula tujja kusobola okusasulira abawabuzi kunsonga ezenjawulo nga ba SPOKESPERSONS, PRESS, FAN BASE MANAGERS, PUBLIC RELATIONS .....etc Ngaba International celebrities bwebakola.



Akuume.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Greetings, in the name of the most high, the ever merciful, ever truthful........
  The administrator has disabled public write access.
#905
Jose Chameleone (User)
New Forum Member
Posts: 1
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Abayimbi abeewulirira ku bawagizi baabwe! 1 Year ago  
Hi every body,

Mbagala nyo banange,And thanks for your contribution on this fire board.I would like to take this chance to apologise to all the ones who claim Nti Newulira.Which is not true at all.Ng'omuntu nange Nsobya.Naye ate Lwaki nze ensobi ezange tezisonyiyibwa?Nange sili Malaika.

1...Eyagamba nti nafuuyira agantu sigala..oyo muteesi kubanga nesigala namuvaako dda!



2.Eyagamba nti nawoganira abawagizi e'london,Mubusa busa kubanga mazze ebbanga nga sijja London okujjako lwenalio ku party yange ate nga yagenda bulungi nyo.



3.Abagamba nti nwana bonna teri ayinza kujulira wabula okwogeza obukyaayi.Nze nja kusigala nga mpuuba bendera yensi yange Uganda.Nga sigweddemu manyi olwokuba Abe fitina Boogedde.



FOR GOD AND MY COUNTRY.

MBAGALA NYO MWENNA
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I appreciate everybodys comment because i am human and still got alot a learn from evryone.

I am sorry if smoking in boston was rude and promise never again.

For the fans banange siwewulira.Its tension.Esp b4 show.Sorry for that too.

FOR GOD AND MY COUNTRY.
  The administrator has disabled public write access.
#908
luutu26 (User)
Expert Forum Member
Posts: 483
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male KAZIBWE2 www.celebafrica.net
Re:Abayimbi abeewulirira ku bawagizi baabwe! 1 Year ago  
Chameleon okoze bulungi okunyonyola abawagizibo katonda akume.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#909
vivian (User)
Junior Forum Member
Posts: 102
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Abayimbi abeewulirira ku bawagizi baabwe! 1 Year ago  
i agree with you no excuse. You either know how to behave in public or not if you don't know you learn.

remember Charity begins at home!
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#912
saava (User)
Senior Forum Member
Posts: 300
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Abayimbi abeewulirira ku bawagizi baabwe! 1 Year ago  
Mw Jose obwo bwetuyita obuntubulamu, obwawula kubempisa zimafunyo, tumanyi nti muyita nammwe mubingi naye njagala okimanye, nti ate mwe kenyini mwe mwelabiza abantu ebizibu byaabye, nebwekaba kabanga katono, nolweekyo emilimu gyammwe mulina okujitwalira waggulu, sikulwammwe lwokka naye neku lwabalala abalekayo byebakola babawulilize. Tusanyuse okuwuliza mwattu enyimba zo zituwoomera nandibadde ffe abamu abatawulira oba abatayagala kuyiga luswaayili, tulinda nodda mulwaffe awo nezidda okunya. Ekilala mu buganda omwuvubuka bweyawezanga emyaaka ekkumi nomunaana ngafuuse musajjamukulu ,bweyazalanga ngaddala oyo afuuse ssemaka, nolweekyo ebyokwelumangana bisigalila kkolwa bulenzi lenzi, mukuume ekitiibwa kyammwe nekya Buganda mumanye buli kyemukola ekigiweesa ekitiibwa muba mugikikilira, nze omu kubawagizi bo . NB: Munju temuba kkubo ,yitilangako wano, naawe ebilowoozo tubyaniliza
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#916
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1403
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Abayimbi abeewulirira ku bawagizi baabwe! 1 Year ago  
Omuana, I didn't know you are a musician. I just saw you a couple of times or more parking down there at the entrance and was wondering why you weren't coming in! But as soon as you said what you do, I rushed off to the youtube to look for some of your music. Bannaffe mwebale kutukikirira! And thanks for being friends with Chameleon.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement