CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
MUKUZZE ABAANA N'EMPISSA EZ'EWAKA ENNUNGI... (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: MUKUZZE ABAANA N'EMPISSA EZ'EWAKA ENNUNGI...
#4829
K WESONGA (User)
SELAMAT CHRISITIMAX
Junior Forum Member
Posts: 123
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Location: KUALA LUMPUR, MALAYSIA
MUKUZZE ABAANA N'EMPISSA EZ'EWAKA ENNUNGI... 1 Year ago  
ROBSTER WEBAALE KUKUZZA BAANA NAMPISSA NNUNGI.

Banange nsooka okwebazza omukulu Robster okukuzza abaana obulungi.

Juzzi nabawulidde ku family sunday show nga enjogera yabwe eyolessa empissa ennungi ezo mwaana Omuganda Omuwombefu. Kibeere kyakuyigirako nokulabilakko eri ffenna abazadde nabasubira okuzaala, nti omwana ayina okubeera omuntu mulamu eri abantu bonna naddala abo abamusinza kumyaka. Nawulidde muwala wa Rob nga buli kyebamugamba addamu nti "YE SSEBO" ekyoleka omwana Omuganda owempissa.

ROBSTER NE MAAMA MWEBAALE KUZZA BAANA NAMPISSA NADDALA EZOBUWANGWA.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Those who fail to prepare, are preparing to fail.
  The administrator has disabled public write access.
#4830
kyakweera (User)
Baby Forum Member
Posts: 21
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:MUKUZZE ABAANA N'EMPISSA EZ'EWAKA ENNUNGI... 1 Year ago  
Mr.& Mrs Robster banange mwebale omulimu ogwokugunjula abaana.Mpozi nange okwongera ku bya Kwesonga bazade banange mwena empisa mu baana kintu kikulu nnyo!! Nadala abaana baffe betuja nabo wano munsi zino ezitali zafe.Banange tuleme kukopa mpisa zino zetusanga munsi zino nga tuziyigiriza abaana bafe.Abaana tubakuze mumpisa ezewafe kubanga nabazungu bwebagenda ewafe tebakopa mpisa zafe wabula basigala muneyisa yabwe eyewabwe jebaba bavude. Lwaki ffe tubakoppa????????????????

Era kantwale omukisa guno okwebaza abawerwza baffe aba Connect "Mike&Queenie"Banange mwebale namwe kuba nampisa nunji!Has anybody ever noticed the way they talk to us on the family sunday show? Buli omu bogera naye nobuwombefu SEBO, NYABO. Tebakozesa lulimi luyaaye wade oluvuma omuntu oba okujerega. Songate ku Radio zafe ekyadondo ba DJs tebafa ku muntu gwebogera naye oba lulimiki lwebakozesa ku radio. Mike ne Queenie please keep it up.

Abaana ba Robster mwebale kuba nampisa nunji zityo.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#8734
rambuka (User)
Expert Forum Member
Posts: 643
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:MUKUZZE ABAANA N'EMPISSA EZ'EWAKA ENNUNGI... 7 Months, 3 Weeks ago  
ROBSTER-------family bambi mwebale okukuzza abanna bamwe--nempissa ezewaka ennungi-------baganda norms.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
peace
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement