Nsanyuuse nate okubawuliiza mwena bakiise banange.Anti mumanyi mpita mu bwangu bwembaako nekindi ku mwoyo oba kyenjagala okuteeka mu ddiro.Ensonga ya leero,Mike Kanyereezi ne Queenie omugabi w'obuboneero mbadde ntesa nti,oyo anawangulanga akakuniizo ko ku FSS awebwengayo ka bonus.Kwegamba nga olyo yeena aba awangudde ba connectors bamuwengayo ka chance ka kayimba konna kaba abasabye.
Kuba senga tutunulaamu ku byaliwo ku kakuniizo ka sunday eweede DZED yali asaana akayimba aka choice ye nga akasiimo olwengeri gyeyakanyonyoo lamu wadde yali akopye.
Mbadde ntesa butesa gwe okilaba otya?
