CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:Obulamu bwawano
#2550
luutu26 (User)
Expert Forum Member
Posts: 483
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male KAZIBWE2 www.celebafrica.net
Obulamu bwawano 11 Months, 3 Weeks ago  
Nze banange sikutendera bulamu bwawano abantu bawano bategeka wanno wanyiga toyina mpapula naye katonda nakuyamba nozifuna wanno walungi ovanga kumuntu alya enkonko enamba amata nywa mutali mazzi bwotambula ko makubo nosanga abazungu nga bakissinga kyotasanga waka obulamu wanno nze sibuloja kuba ne shopping okola yamwezi nolya kano nakali kyotasanga waka.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#2554
bennita (User)
Junior Forum Member
Posts: 72
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Obulamu bwawano 11 Months, 3 Weeks ago  
mukwano luutu,, obulamu bwawano kiba kilungi nyo olulaba ebilingi ebibulimu,, naye mukwano nze nga ebibi bye busanzemu bingana nokunyumilwa ebirungi ebilimu.??
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#2555
bennita (User)
Junior Forum Member
Posts: 72
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Obulamu bwawano 11 Months, 3 Weeks ago  
enkoko enamba amata agatalimu mazzi
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#2559
JBugonzi (User)
Junior Forum Member
Posts: 119
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Obulamu bwawano 11 Months, 3 Weeks ago  
Luutu Sebo enkoko olya naamba?gwe sebbo kasita olya noonywa olwo nga ebintu bigenda bulungi? you live a life where you can not knock on your neighbour's door to say Hullo,you're a prisonner in your own house due to this weather(cold)?

Bantu banno babagoba misinde olyempapula,tolina independence/freedom,oli mudugavu so toli Luutu. you work 24-7 to make ends meet,okujjako nga gwe sebbo oli kukamwaanyi.

LUUTU SEBBO, How many times do you travel back home a year?Abantu ewaffe baafa njala gwe sebbo enkoko okoona naaba,saako bu wins nga 6,gizzards 12,amaagi half dozen,okwo saako 2litlres of semi skimmed milk, awo nga diaspora etambula,,,,,

 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#2562
luutu26 (User)
Expert Forum Member
Posts: 483
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male KAZIBWE2 www.celebafrica.net
Re:Obulamu bwawano 11 Months, 3 Weeks ago  
Mwami bugonzi nze nkugambe ki ndekeki e uganda gyensiba siyinza kumala myezi 2 kuba business zange gyezili naye nze kyendaba e uganda siyina wenkigeregeranya nawano okujjako nga oli student oba nga toyina mpapula awo tosobola kunyumirwa wano naye ssebo embera ye uganda nungi nyo mukukyakala kuba abantu e uganda badigida naye tosobola genda uganda nomalayo emyezi esatu nga tonayoya kuda wano
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#2567
robster (User)
Expert Forum Member
Posts: 393
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Obulamu bwawano 11 Months, 3 Weeks ago  
muganda wange luutu nyinza okirizanya nawe nti obulamu bwawano bulungi naye binginyo ebibusabulula nebugwamu ensa!!!! kangeze kubulamu bwetwakuliramu nga buli muntu mukwano gwamuliranya naye omala omwaka nga akuli kunyindo tomumanyi wadde. ekyo nga okireese laba kubulamu bwetukulizamu abaana baffe! wali ogenzeko mubifo ebiwugirwamu nga abaana bagambye bagala ndowooza kyewalaba nange kyenalaba. mu summer nga otambula nabaana bo ndowooza okuba akafananyi kubantu abamu.kale bingi ebisabulula obwandibadde obulamu amata.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement