CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:Obulamu bwawano
#9840
jameerah (User)
Junior Forum Member
Posts: 50
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Obulamu bwawano 2 Months, 2 Weeks ago  
uhh nze maama kyanzigwako dda! nze anti nali nemanyirira byewaffe eri mukyalo gyogenda nga ofukamira eno nga bwobuuza kubuli mulirwana gwosanze, uhm naye eno maama omugambako ne ka hey natakuddamu!

e Uganda Ssekukkulu oba Eid bweba egya ngetuuse ngebonese, nolaba abantu bwe bagyaguza ngabetala!

A benkoko ngabakwata nga bamaanya nga bayokya, navembuzi ngabakwata ngababaaga, nolaba ensi bwedigida nga edda waggulu!,

uhm naye wano maama nze nolunaku olukulu lunsanga nkakkalabya anti mba sirina nakyakukola okugyako ikwekolerayo akasimbi anti buli lunaku lukulu akasaala kaba kangi!

Kale eri ewaffe abantu mukungaana kulunaku olukulu mwena ababeera buli kanyomero ka uganda oluusi nabava egendo emitala wamayanja!
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#9841
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 872
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Obulamu bwawano 2 Months, 2 Weeks ago  
Pretty abamu bagamba mbu naffe tusosola,nze lumu nasanga mudugavu munange mu kiduka ekimu nemubuza bulungi mu lungereza,kati omuzungu omu eyali okumpi nange nambuza nti muva munsi emu konze nedda.Ko yee mbu kati lwaki tewabuziza nze naye nobuza oyo,nesimudamu mubwangu kyokka nemala nemubuza nangamba nti abadde amanyi musosode.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#9849
garvin (User)
Baby Forum Member
Posts: 19
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Obulamu bwawano 2 Months, 2 Weeks ago  
Nze ate munange omuntu ansossode nematila yemudugavu munange. Oli asosola banange!!. Oba lwakuba oba tokisuubila muntandikwa?

Nze ela sikyakyamuka nga ndabye lanji yange nga ezunga. I expect the same treatment.

Simanyi oba nawe bwekityo bwekibadde side zo JJ?
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#9850
garvin (User)
Baby Forum Member
Posts: 19
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Obulamu bwawano 2 Months, 2 Weeks ago  
Waliwo wekikunyiga n'ogamba nti oba ate awaka wasinga. Naye nga bwogambye .....sente?? Bwokyogelako ekyadondo bagamba oduula.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#9854
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 872
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Obulamu bwawano 2 Months, 2 Weeks ago  
garvin wrote:

QUOTE:
Nze ate munange omuntu ansossode nematila yemudugavu munange. Oli asosola banange!!. Oba lwakuba oba tokisuubila muntandikwa?

Nze ela sikyakyamuka nga ndabye lanji yange nga ezunga. I expect the same treatment.

Simanyi oba nawe bwekityo bwekibadde side zo JJ?

Garvin kyoyogedde kituffu nakyo mungeli yakyo,naye nga ekisinga okuleta embela eno mubalangi yaffe ye "status".Eggenze neyonona abantu nekunakuna tugenda netwelabila nti status eyo yakulupapula naye nga osigala oli kadugala.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#9878
ssewa (User)
Baby Forum Member
Posts: 37
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Obulamu bwawano 2 Months, 2 Weeks ago  
Kyogereko Jeena....naye nsubira ekintu ekyo..kikyamiza abangi....wabula nzije abantu bangi mubuzibu.....abalowoza nti balina status...neberabira banabwe...naye nga kino nkikola kubasomoza nti natalina status alina omugaso gyoli...

Naye nze abantu abamu mbalabamu buwutufu..bekwaasa nti nze abantu bantama...bakuletera agazibu gabwe...naye obutaba na status tekitegezakuba nagazibu..some times poeple are looking for social confort and support......

Naye katonda bwakuwonyanga endowooza eyo...aba akuyambye..wabula empiso ezo teziriko yasoma natasoma.muwanvu oba mumpi,mulungi oba mubi...kwegamba nkyakyuwunya...naye tusabe mukama atusasire naye ..twekopiwaza nyo.

Paulo Ezra
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement