Once my eyes feast on that chocolate color i let my hands do the searching thing and believe me you will never get disappointed...............................like the white say once you go black you will never go back.....so may be they knew something different...........
Oluusi Mukama akola ebintu ebimu mu bugendelevu ngo kulunga sukaali omungi mu bintu ebimu oba okubimyumyuula ebinywa mungeri eye njawulo oba okubiwunda nga tasedde kwegamba oli namukasukira akabina mungeri etesaaga ate namwongerezaako ne muscle namanya okukakozesa mungeri ye kyoova olaba nti oluusi gwawadde omutwe omunene atera okugwongerezaako amasiga natetaaga nkata kwetikka nsuwa..... manya tubadde kuki nemimwa nagisaako emigo egimala obumazi okujitunulako notandika okulowooza ku buli kiwoomu kyonna kyewandyagadde okulozaako, ago amaaso nagatekeramu magnet nga kiba kizibu obutageyongera ngogatunuddeko , ekifuba emikono bikugamba kimu nti nze nsitula nenjovu ento... ago amagulu nagasalira nentambula eyenjawulo kati kiri eri gwe okugoberera oyo oyongere okuvumbula Mukama kyeyakweeka amaaso , era womalira okukivumbula, wotendera nti ebintu ebimu birimu ebilungo nga bimala bumazi obutakutta buwoomi ago gemazima ngesanga kumuddugavu
GOT CHOCOLATE ,DOES A BODY GOOD
