Rambuka munange ekyo ekigambo if am not mistaken olabika wakiwandiisemu bubi katono kuba ekyo mu luganda sikimanyiyo mpozi nga wabadde otegeeza obugatike-ekitegeeza,okwongera ekintu ekimu ku kirala okugeza omukazi bw'abeera ng'alina abasajja abasukka mu omu abaganda bagamba nti"oyo omukazi abasajja agatikabagatike."