CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:SI KUZINA KUBIIBYA
#6152
Phad (User)
Expert Forum Member
Posts: 360
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male phazrecords
Re:SI KUZINA KUBIIBYA 11 Months, 3 Weeks ago  
Abamu bagamba nti "Olikyemaanya....".asobola amaleyo,naye ne Xaxa alikituukako.

Okujjako nga ssebo ggwe olimu olusezisezi,wa gye bakubira engalabi,ekireeta ne Wakayima okusembera alage omukira gwe? Eyakiyise ekibira yasinzeeko.

Ye ani yakugamba nti omukira gukola ekirala okujjako okutenga?

Eyagambye tubitwale ewa Senga Agnes ne Kojja Ajjok yasinze kubanga bisusse!

Naye okumanya kwange kuli kuti:-

Okuzina kwe kukozesa ekiwato ku mbuutu,oba endongo...awo seyongerayo.

Okubiibya kwekugezaako okukkiriza omubiri gwo oku responding-a ku kinyegenyege ky'embuutu oba endongo,nonyeenyamu kko katono oba kwewandiyise (Rocking).Kino okikola mu motion ya sideways.

Abatamanyi kukola mirimu naye nga baagala nabo beerage babalabe, bakola ekiyitibwa okwefunuggula.Ka jibe mirimu oba mazina.

Kaakati mbadde njagala nkyaaleko ewa Xaxa gyeyakulira,ndabe ku zi wakayima zaayo bwezirina emikira egyo eminene ssebo egiriko n'emitwe!

Ahaa
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Aspire to inspire before you expire
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement