bennita wrote:
QUOTE:
omukyala ono ye omu kubantu abakyasize okuyimba enyimba ezirina amakulu oba ezisomesa abantu mubintu ebyabulijo. Naye awo ndowoza yali ategeza nti bwaba nga omwami aludeyo tonyigirawo nga tonamanya kimulwisiza.
Owe mamba awana yiye...Benny kyoyogedde kituffu nyoo.Nandujja ye ssenga omuyimbi.