Buli kibaawo kyonna kirina kyekiyigiriza, oba kirungi oba kibi. Abayimbi balina target group yabwe. wabula abasinga okuyiga bebantu abakyaali abatototo be tottottololo. Abayimbi abasinga obungi tebalina nakimu kyebayigiriza muntu akuzeemu. Omuntu akuze oyiga ki mubayimbi bokumulembe guno? Wabula bbo abato bayiga kiralu. Kale enyimba nga "akakazi akatono kannemye okumalawo", zi "kwata wakati", ogwange guli mu giya nene, "ago gonna matwalego" oyigamu ki? Enyimba ng'ezo edda nga neku radio baziwera. Wabula bbo abaana abato, tezibava kumimwa, era bayiga nnyo, bad or good.
Dala nga neyiba bwagambye,naye kati eliyo byetulina okuvumilila naye ate nga bwoba wekka nobiwuliliza olusi wesanga nga bikunyumidde.Okugeza nga mic ya Zigiddi naluno olwa diggy nga guard ne helmet kwebili.Njogele ki ndeke ki.
I beg to make my contribution in english. First of all let me explain why - I read and understand luganda so well but terrible when it comes to writing.
I would like to concur with rambuka some of the songs are educational while others are obnoxious. But again its up to individual judgement, to make a choice of music that is appealing and/or educational. If you ask me, some of these songs make good listening but are pretty much about petty wrangles. Maybe a good way for the singers to get rid of the negativite vibes, yes, eudcational???? hmmmmmmm some but not all. I won't enumerate.
Abayimba bangi abafulumiza enyimba ensangi zinno ela nga kati kumpi buli muntu alina kudobozi yeyuna kuyimba alabe nga naye abaawo.Bangi bayingide mulwokano ela kati tulina variety.Naye nze kyendabye,enyimba ezilimu obusegu segu zatutumu okusinga enyimba endala,okugeza juzzi Lutalo yafulumiza KAPAPALA ela kati bukedde yamulaze nga agenda kuvulumula. Kati waliwo eyangambye mbu agenda kufulumya ZITELA KUBA BILI;BWOZIKWATAKO NAKYAMUKA katululinde tulabe,bwelunatunda nga golofa azimba.