CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:REVELATORIUM - EKITABO EKYETTENDO (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:REVELATORIUM - EKITABO EKYETTENDO
#7327
Meta.A (User)
Baby Forum Member
Posts: 10
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:REVELATORIUM - EKITABO EKYETTENDO 8 Months, 1 Week ago  
Ebintu bingi biwaddewo okuva my 1850 okutuuka mu 1998 ebitakola news headlines kubanga biri very spiritual.



Ensonga endala mpozi yaaliwade nti bwoba ogenze mu kibiina ekipya, oba

bwetaaga information(oba ekitabo or omusomesa) anakuyisa

mu kibiina ekyo mu mpoowooze. Kwegamba nofumamu nnyo mweyo

experience okusinga bwonetwaalayo bwekka nga tomanyi ki

kyogenda okusanga yo.



Mu bino byonna, awo oluna okumanya nti abantu oba information

egenda okkuyamba eba eva wa Katonda ng'eyita mu bantu

abenjawulo abalina talanta esaanidde okukozesebwa mu ngeri eya

buli omu. Awo bwotegerera nti zi-talanta ku muntu zirina

kukozesebwa nga Yesu bweyali ayagadde zikosewebwe, namely;

mweyagalenga(love one another) era mweyambenga(serve one another).



Kati ensonga endeseza ekitabo Revelatorium wano kwekkulaga nti,

waliwo ebintu bingi byolina okumanya kumulembe omuppya ne plans(entegekategeka)

eziteekeddwawo Katonda ngayita mu baddu be(arch-angels) ezirina okkuyisa

mu guno omulembe omuppya ogugenda okumalawo emyaka enkumi bbiri(2000yrs). Mugino emyaaka, Katonda akimanyi nti buli muntu yena

kuno kunsi ajja kuba azzeeyo okukola ebintu byeyali ateekedwa

okukola, era ebyamboone biggya kuba biweddewo. Era ekitabo kino

kikkaatiriza ddala ekizibu ekisooka mu byamboone byonna, ekiyitibwa

okwenda(sex for pleasure) n'ebisiyaga(same sex relationships).

Kibi nnyo okulowooza nti okweeganza okwengeri eno(having sex for pleasure) kintu kirungi...endowooza eno yokka ekuggazaawo gate

ekutwaala mu ggulu. Kyeeko lwaaki mu kitabo ekyo, kiwandiikiddwa nti

omulimu ogusookela ddala kw'okwejjako ebirowozo ebyekika ekyo.

Awo eggulu bwelitandikira okukka ne kunsi kuno(thy will be done in

heaven as it is done on earth).

Era kasita obyejjako, amagezi go agakwatagana ne Katonda gayinza

okweyongera ako ebitundu 99 ku 100. At the moment, ago amagezi

togalina.



Abo abanaba balemweddwa okukyuuka mu myaaka enkumi ebbiri egijja

mu maaso, kiggya kuba kilaze nti tabasoborera kukyuuka

era awo Katonda yanasalawo gyanabateeka. Naye kuno kunsi

bagya kubagyako abatukiridde basigaleko(and the meek shall inherit

the earth). Kuba ensi

eno gyebujja, erina emirimu emirala gya Katonda gyelina okukola.

Mubufuutifuti, bino byona byenjogedeko byona mbisomye kuva mu

kitabo kya Revelatorium. It is just 1% of the full story in that

book. Kitabo kipya.



Abo abeetegese okukisoma, bajja kukisanga okuba ekyenjawulo, era

bwe banakisoma kyonna, bajja okulaba ebintu bingi nyo nyo nze

byesisobola kwogela bulungi nga nkozesa olulimi luno oluganda.



Abo abataneetegeka, ebyaabwe kubirekela eri abali mu Ggulu. I tell you, no one is resting in heaven until people in the whole world learn to love one another and serve one another. and also to practice

'THOU SHALL NOT KILL'. To emphasize further, no angel of God is resting on that account until all the Children of God are back.



cheers

Meta.A

Happy new 2008.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#7328
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1809
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:REVELATORIUM - EKITABO EKYETTENDO 8 Months, 1 Week ago  
Mwattu Meta tukusanyukidde naye kati njagala okubuuza kino ekitabo kyetengeredde kubwaakyo oba kigira nekyeyazika ebiri mu Bible? era bwekiba kikikola kyongera kunnyonyola ebyo byetwandirowozezza nti bizibu kutegeera oba biri mu code?kati nga gwe alabika nti okimanyi akawonvu nakagga kiki kyoyagala? boyagala okukisoma Bible bagisse kubbali oba bakisome nga nva ndiirwa.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#7409
Kalibattanya (User)
Expert Forum Member
Posts: 606
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:REVELATORIUM - EKITABO EKYETTENDO 8 Months ago  
LOl, Forum eno yakaasa meeme!!!
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Love Conquers All
  The administrator has disabled public write access.
#7419
Meta.A (User)
Baby Forum Member
Posts: 10
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:REVELATORIUM - EKITABO EKYETTENDO 8 Months ago  
omumbejja wrote:

QUOTE:
Mwattu Meta tukusanyukidde naye kati njagala okubuuza kino ekitabo kyetengeredde kubwaakyo oba kigira nekyeyazika ebiri mu Bible? era bwekiba kikikola kyongera kunnyonyola ebyo byetwandirowozezza nti bizibu kutegeera oba biri mu code?kati nga gwe alabika nti okimanyi akawonvu nakagga kiki kyoyagala? boyagala okukisoma Bible bagisse kubbali oba bakisome nga nva ndiirwa.




Temuli codes.

Ekitabo kisobola bulungi okweddiramu buli kibuuzo ng'ojjeeko ebikwatagana ku terms ezimu ezikyaali empya.



Just to arouse your interests, a quote from the last chapter 'Alpha and Omega':



QUOTE:
Volunteers, casted dragon, and Adamics notwithstanding, Christ put the responsibility for clearing each's individual consciousness squarely upon each's own shoulders through love and service in right direction. Religion has taken it back off. Those who await for Christ to solve their problems await forever. Ask not what Christ can do for you, ask what you can do for Christ.




Who are the Volunteers, casted dragon, and Adamics? Explained in the previous chapters of the book.



cheers

Meta.Andrews.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#7420
Meta.A (User)
Baby Forum Member
Posts: 10
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:REVELATORIUM - EKITABO EKYETTENDO 8 Months ago  
Kalibattanya wrote:

QUOTE:
LOl, Forum eno yakaasa meeme!!!




Welcome.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#7517
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 815
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:REVELATORIUM - EKITABO EKYETTENDO 8 Months ago  
Meta welcome ku forum.Ozze ne bwino yenyini naye ani author wakino ekitabo?Okiyise kitabo kyattendo,naye bi casted dragons simanyi adamics byebiki?Ekitabo kino nakyo kilinga bayibuli oba buno bu magazines mbu Young people ask.Yongela otukube mu toki tetugwa kulubabu.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement