Re:OMUZIMU GWA KASOOBA (1 viewing) (1) Guest
Favoured: 0
|
|
|
TOPIC: Re:OMUZIMU GWA KASOOBA
|
robster (User)
Expert Forum Member
Posts: 393
|
|
OMUZIMU GWA KASOOBA 3 Months, 2 Weeks ago
|
|
|
oyo yenna oyagala okumanya nti munsi mulimu obayiyiya nabayigiriza fuba osomeko kutatabo ko mugenzi kaweere akayitiba omuzimu gwa kasooba , mulimu oluganda lwewandiyagadde okumanyi engere ,ebikokyo enjogera nebyonna naye nga kasanyusa ate kayiiriza buli mutendera gwomuntu,
|
|
|
|
|
|
|
The administrator has disabled public write access.
|
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1802
|
|
Re:OMUZIMU GWA KASOOBA 3 Months, 2 Weeks ago
|
|
|
Robster jjukira nti Phad yeyali yewadde omulimu gwotuteera nga ebitabo wano osanga bwaaba afunye akaseera nakafunako copy eno ayinza okukatuteera wano netukasoma tunamubuuzaako netulaba kyakigambako nange mulimu ebigambo byensanga mumawulire nga nokubyerabira nabyelabira dda
|
|
|
|
|
|
|
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
|
|
|
The administrator has disabled public write access.
|
robster (User)
Expert Forum Member
Posts: 393
|
|
Re:OMUZIMU GWA KASOOBA 3 Months, 2 Weeks ago
|
|
|
naye ntera okubera nebitabo bingiko naye engeri yokubituusa kuyagala okubisoma wewabeera obuzibu. naye nange waliwo akatabo kenonya naye kambuze naye bwewabawo akalina oba eyali akasomweko mwaniliza oba anguzeko copy bakayita NESOOGA OBUYEKERA BY KAWEERE.
omumbejja nkimanyi nti embuga ebintu gyebisokera okukuubera nga bikumibwa bulungi kati nfukamidde nkebererayo.
|
|
|
|
|
|
|
The administrator has disabled public write access.
|
kingo (User)
Junior Forum Member
Posts: 103
|
|
Re:OMUZIMU GWA KASOOBA 2 Months, 2 Weeks ago
|
|
|
Kituufu Kawere yafa amaliriza akatabo Nesogga obuyekera wabula nekabibwa nga tekanafulumizibwa mu kyapa. Ekibiina kyolulimi oluganda kyawere nti nebwekanafulumizibwa mulinya eddala bajja kukategeera kubanga tone
ya Kawere yali Unique. Otherwise, OMUZIMU GWA KASOOBA katabo kalungi nyo.
|
|
|
|
|
|
|
The administrator has disabled public write access.
|
|
|
|
|
|
|
|