CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: NNANDUJJA SSENGA OMUYIMBI
#1667
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1818
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
NNANDUJJA SSENGA OMUYIMBI 1 Year, 1 Month ago  
Banange ennyimba zomukyaala ono zibulirira abaami nabakyaala, zisanyusa era zogera kubuli kili mu bulamu bwaffe naye njagala mugendeko ku youtube muwulilize nokulaba oluyimba olugamba nti abakyaala nabaami. Bingi byennyinza okwogera kuluyimba luno naye ka nnokoleyo kano, wagambila nti "omwaami tabuuzibwa gyaba aludde omubuuza mpola ngomukuuta mumugongo akubulirire" .Kati kyesaategeera guno ogwokukuuta omugongo guba gwegumu kumirimu omukyaala gyakola buli lunaku oba lwalwaayo lwokka lwansanga nekyangwe kyange ngakiramba nkifudde eno eri ebisala nga bwenkikuba mungalo nga basirikale bwebakkwaata batuuni nga betegekera okuwuttula abantu ,naye nze olumuggulira nekyangwe kyange mungalo nga mugamba nti njagala kukuuta mumugongo kati kisinziira nekyaaba anzizeemu, bweeba nga byanziramu sibiwomerwa nange awo nenyongera nemukuuba nnyo. Ndowooza olulala lwalwaayo mba nnina kufuna kakodyo kalala kuba tayinza kunzikiliza mmukosa nkovu zemba mmulese mumugongo.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#1731
bennita (User)
Junior Forum Member
Posts: 75
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:NNANDUJJA SSENGA OMUYIMBI 1 Year, 1 Month ago  
omukyala ono ye omu kubantu abakyasize okuyimba enyimba ezirina amakulu oba ezisomesa abantu mubintu ebyabulijo. Naye awo ndowoza yali ategeza nti bwaba nga omwami aludeyo tonyigirawo nga tonamanya kimulwisiza.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#6496
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 883
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:NNANDUJJA SSENGA OMUYIMBI 10 Months ago  
bennita wrote:

QUOTE:
omukyala ono ye omu kubantu abakyasize okuyimba enyimba ezirina amakulu oba ezisomesa abantu mubintu ebyabulijo. Naye awo ndowoza yali ategeza nti bwaba nga omwami aludeyo tonyigirawo nga tonamanya kimulwisiza.




Owe mamba awana yiye...Benny kyoyogedde kituffu nyoo.Nandujja ye ssenga omuyimbi.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#6539
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1408
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:NNANDUJJA SSENGA OMUYIMBI 10 Months ago  
Simanyi nnyo bingi ku muyimbi ono, naye kyemmanyi nti mu luyimba olwa ba artists bonna olukwata ku AIDs, omukyala ono yakola eddobozi eritalina avuganya. Oliwulira nga likuli ku mwooyo. Oyo ya capturing-a ekimu ku bintu ebikola enyimba yekiganda entuufu. Eggono, nga bwebaliyita. Okwo bwogattako ebigambo ebyensonga, nga otuuse.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement