Juzzi nabawulidde ku family sunday show nga enjogera yabwe eyolessa empissa ennungi ezo mwaana Omuganda Omuwombefu. Kibeere kyakuyigirako nokulabilakko eri ffenna abazadde nabasubira okuzaala, nti omwana ayina okubeera omuntu mulamu eri abantu bonna naddala abo abamusinza kumyaka. Nawulidde muwala wa Rob nga buli kyebamugamba addamu nti "YE SSEBO" ekyoleka omwana Omuganda owempissa.
ROBSTER NE MAAMA MWEBAALE KUZZA BAANA NAMPISSA NADDALA EZOBUWANGWA.
Era kantwale omukisa guno okwebaza abawerwza baffe aba Connect "Mike&Queenie"Banange mwebale namwe kuba nampisa nunji!Has anybody ever noticed the way they talk to us on the family sunday show? Buli omu bogera naye nobuwombefu SEBO, NYABO. Tebakozesa lulimi luyaaye wade oluvuma omuntu oba okujerega. Songate ku Radio zafe ekyadondo ba DJs tebafa ku muntu gwebogera naye oba lulimiki lwebakozesa ku radio. Mike ne Queenie please keep it up.
Abaana ba Robster mwebale kuba nampisa nunji zityo.