CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
I PUT MY MAN IN A BOTTLE - KISAKYE (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: I PUT MY MAN IN A BOTTLE - KISAKYE
#5074
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1818
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:I PUT MY MAN IN A BOTTLE - KISAKYE 10 Months, 3 Weeks ago  
Robster ekyokuwa omuntu ebeetu akukoleko endibidi weyinula kuba ali omu gwomanyi, naye ngo omu presenter ku Radio yagamba nti abakyaala kyebakola abaami bwooba nabawala abawera buli omu aba ayagala kusika nga zza wuwe nti olumu ngo mwaami omu akyaaza mukwaano gwe , baagwa bugwi eka omukyaala teyamanya . Kyokka kwoolwo omukyaala lweyali ageenzeeko naye mu ndibidi to upgrade omukwano gwa bba jaali.

Kati bwamuwulira kwekureeta emmere kuba omusawo yamugamba eddagala lyomukwaano kuliteeka mu mmere ya bba kati bwatuuka muddiiro nga bbaamugamba nti ne mukwaano gwange naye azze, eyange gyooba omuwa nze nfunira endala omukyaala yakanda kukaayana ngomugenyi bamukwanze dda essowaani nga naye atandika kwemiisa. Omukyaala byamusobera , naletera bba emmere endala . Naye webigweera ngamukwaano gwabba takyayosa kukyaala ngakwatadde nomusonseka obugambo ndowooza oluvannyuma yali alina kuddayo mu nsaasi bamuwe elyo kwejja kumukwaano gwa bba. Naye bwokwatagana wenyweeza anti buli omu aleeta ekisinga okuba weired ku kyamunne ekinakutengula obe kuyye yekka. Awo ngofuuse ddole eyebyaayi buli omu asika azza wuwe.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#5101
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1408
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:I PUT MY MAN IN A BOTTLE - KISAKYE 10 Months, 3 Weeks ago  
Katonda wange eyampa free will yeyali tamanyi kyakola, ndyooke ngambe nti omuntu omulala alyoke agi twisting-e nga yye bwayagala? Rob, wali olabye ku film ya Voodo we Haiti, gyebayita The Serpent, ate nga yali inspired by a true story? Olyooke olabe abantu bwebafuula bannabwe bi zombie! Nze ebyo byonna setaaga. Ate nnina nokulowooza nti abakazi okwelowoozako, nokulowooza nti omukwano gunava mu ddogo, basiriwazza abasajja baffe nebabanafuya nebatuleetera nokufugibwa mu ngeri embi bweziti. Ggwe ate okubaliisa obusa ne kazambi owa buli ngeri? Ate nga e Buganda bagamba nti omuntu bwagwako mu kayu asiriwala okujjako nga bamukozeko emikolo egyenjawulo. Kati ggwe kyoova okola amaka nga omusajja omutadde ku diet ye mpitambi, ate nga nabaana abalenzi ze ssowaani kwebaliira. Kyoova olaba nga abakazi bangi tebakyalya mmeere mu banyinabwe, ssi kweebyo byebawulira. Omuntu bwomwagala obulungi naye akwagala!! Bwagaana nga onoonya omulala. Abagala okwagalibwa bangi, toyinza kubulwa. Ebirala byonna bya kwonoona.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
#5120
robster (User)
Expert Forum Member
Posts: 393
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:I PUT MY MAN IN A BOTTLE - KISAKYE 10 Months, 3 Weeks ago  
ebyo mbyogedde ngamanyi nti waliwo abanyumirwa okubiwulira ,naye musooke mwebuuze omuntu eyafiirwa obuddebwe namagezi agekika ekyawagulu nakusonseka akagambo nawe nokalabamu egumba, tewasooka kumuloga agambe kati upgrading yaki?? ndowoza mwerabiramu engeri yokuyoyota amalavu nemulekera maddagala gabayoyotere naye luubale mbeera...............

SIKILABAMU MAKULU GULOGA MBU OFUNE OMUKWANO NGA BAKWANA TOKOZE DDAGALA.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#5328
Bikolwa (User)
Junior Forum Member
Posts: 94
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:I PUT MY MAN IN A BOTTLE - KISAKYE 10 Months, 2 Weeks ago  
Sefrex wrote:

QUOTE:
I put my man in a bottle – Kisakye

Friday, 9th November, 2007



Have you put your guy in the bottle as Kinigeria suggests?


Definitely. But he was also willing and interested. We met at a conference and talked, one thing led to the other and when the chemistry worked we agreed to relate, but we have not formalised our marriage.



How do you fit a man in a bottle?

With mutual love and faithfulness, any man will put himself in the bottle.





This was an interesting interview. To recap I've taken out the part where Kisakye has spoken about the issue of placing her beau in a bottle. My take on this is that Kisakye was speaking figuratively and not literally to the method of sustaining her relationship with her man. BTW - I love the natural persona this artist puts forward and perhaps my take on her interview is swayed...The tribute song "Gyenvudde" and the video says it all...



Something which I'd air to agree with you Meli when you state that using chemically enhancing stuff to alter one's state of mind to favour this or that is rather a sad and a desperate action.



For one thing - it highlights lack of self belief or esteem if not confindence, of who one is. What you are left with is a a shadow of the real person that existed prior to your tamperings. Plenty more fish in the sea - move on if the person you love don't return the flow and quit wasting energy on altering them.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#5352
Kalibattanya (User)
Expert Forum Member
Posts: 606
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:I PUT MY MAN IN A BOTTLE - KISAKYE 10 Months, 2 Weeks ago  
Because you can't really. If they stay with you, they were meant to. If they weren't, they won't, whatever you do.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Love Conquers All
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement