Re:I PUT MY MAN IN A BOTTLE - KISAKYE 9 Months, 4 Weeks ago
Kwekugamba omufuulamu nga living dead -- a zombie? No thanks, I prefer nti bwabeera akooye angende afune abalala, if that's how it was meant to be. Kubanga nange ekyo kyenneyagaliza. Mbeere nga ndi free to come, go or stay as I wish.
Re:I PUT MY MAN IN A BOTTLE - KISAKYE 9 Months, 4 Weeks ago
Banange wabula abasajja tulabye lwaki era fe tutekebwa mu bottles??? wabula Kisakye je yagaambye nti owuwe ye yakiliza naye watya nga munno omulese mu bottle Mukama nga akujje munsi?? era ndowoza kyekibuzo kya jj kaleno nze ngamba abakyala aba kola ekintu kino bambi balina okumanya nti sikilungi nakamu.
Re:I PUT MY MAN IN A BOTTLE - KISAKYE 9 Months, 4 Weeks ago
Katugambe nti amacupa ago gakola, kati kale omusajja ono omujjeko free will, ekyo kibeera kikwata ku nsonga ya butakukyaawa yokka? Oba kibeera nga mindset, nti obeera omujjeko free will ye yonna ku buli kintu kyonna? Waliwo engeri gyoyinza okujjako omuntu free will selectively, in certain things and not in others? Isn't that devilish?