Omugenyi eyajja ku family sunday show eyayita 18/11/07 yagamba nti kiino ekyokwenyeenya nga enyimba zivuga si kuzina kubiibya. Nange wembuuliza nti kati tugamba tutya, kubiibya balongo? Kubiibya mabiibyo maganda? Kubiibya ndongo? Gundi akola gwa bubiibi oba bubiibya? Kati kkwo okuzina kutegeeza ki?
It must be the political correctness mania sweeping Uganda as well. But on second thoughts, it might have had a lot to do with the state of the mind of the guest. Does he need help you think?
Kati Kamikatono wazze omazeeko okutwekwatira wakayima kisolo ki ye nkima oba ekirala okubiibya oba okuzina oteekwa okubaako akabina kati nyinyonyola akabina kawakayima gyeyakaggya atandike okuzina oba okubiibya . Oba kale ebyokutenga omukira byogerebwa nekubantu kati olwo ekinavaamu ngogamba otya..............................?????????????????