Ahaa, JBugonzi ekyo kinnemye. Kale nkuwadde ekyaalo -- Lungujja. Kati bwobeera mu Lungujja mwo omwo, era nga ggwe mayumba kkumi waayo, nga nabagenda e Birmingham ggwe obawa empapula zebetaaga, era nga bakuyitaba wangi ssebo, si baby naye major connector. Nondabirako mukazi wo, bwotazina...
Abakazi nebayimba nti omulenzi akuba engalabi nja kukulowooza? Awo kindabikira Xaza kyaava abuuza; Ddi? Ndowooza kati nga bwendiwano, ate onondowooza ddi? Olaba ne kawakayima kali busy....
Yye maama ezo embuutu mwazikubiranga wa, mu kibira? Ggwe ate eyo wakayima gyeyefunnuggulira!!