Xaza nzijukira nga Bugonzi eya nyonyodde nti wakayima was a Hare kati gwe engeri gyo kannyonnyola .................nkubuuza okyayogera ku Hare oba kati oli kubibyo birala, just checking...... eteekwa okuba ngengalabi gye wakubanga nga yali ekusensedde netandika okukwogeza ebya njwajwa
Ndowooza bwotekamu ssekitulege awo wooba wefunuggulira, naye bweeba embuutu oyinza okuseesaako obuseesa, ate bwegaba agembaga otintimya mati ntimye. Kasita aba Xaza siyaali kungalabi ate nga gikubira mukibira wakati kuba eyo ye alinayo abazinyi abali special , abasinga okuwomerwa, engeri gya gibwatulamu nebasalawo okunyeenya.........yye yyekka kyamanyi