CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: SI KUZINA KUBIIBYA
#5562
JBugonzi (User)
Junior Forum Member
Posts: 119
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:SI KUZINA KUBIIBYA 10 Months, 2 Weeks ago  
Sebbo Omumbejja,wakayima kabela kasolo era k'akozesebwaanga nnyo mubutabbo bwedda nga akasolo akagezzi(Geneous),akasolo kano katono nnyo okusinga kunsolo endala,naye kagezzi era kali tricky,kechanga n'okwechanga.

Sebbo Omumbejja,ate manya nakinno,munange kalina Omukira/tail mpozzi muluzungu kamanyikiddwa nga Mr.HARE.

Mr.Hare ono one day yatrickinga wampissi namugamba nti tugende tuyigge,byaali biseera byanjala,kati namugamba nti gwe ojja kubeera eri wansi,nze mbeere wagulu,naye nze bwensaggula nowulira ekiwuuuma nti uuuuuuuuuuuuuuuuuuuuuuu,,,nga oteeega,naye ate bwowulira ekileekaana,nga ossaawo.nakyo obusilu kyassaawo nebakuba kukitwe,olwo wakayima natandika okuteenga OMUKIRA,N'okubiibya nga bwabibya.

kalenno,okuzinna mubelamu okunyenya ekiwatto/waist,naye ate mukubiibya muberamu okwetolora.

Okugezza,wali ozinye ku Mapuko? ate kwassa kwassa? era wali obibiirizza kungoma enganda?

Era awo Omuganda weyagelera nagamba nti,""OWENZINA MBI...ABIBIIZZA MUBABE"
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#5599
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 872
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:SI KUZINA KUBIIBYA 10 Months, 2 Weeks ago  
Okuzina kyeki? Okubiibya kyeki?Kuba kati ndabye olugeero mbu " Owenzina mbi..abiibiza mubabe".One might be a subset of the other.Omukubi we ssimu ayinza okuba nga yali mutuffu basing on what he had in mind.By the way omuntu asobola okubela omutuffu munsobi yee oba omukyamu mubutuffu.Ani agamba...?
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#5613
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1818
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:SI KUZINA KUBIIBYA 10 Months, 2 Weeks ago  
OWANGE JJ WAZZE KUBUZABUZA MUBUTUUFU BWENSOBI ZO? OBA OLINDA KUKYAAMA MUBUTUUFU BWO? NZE NGAMBA
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#5619
xaza (User)
Junior Forum Member
Posts: 132
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:SI KUZINA KUBIIBYA 10 Months, 2 Weeks ago  
Kituufu nti mukuzina mulimu okunyeenya ekiwato. Ate era mulimu nokukozesa omukira nga kawakayima kekazina. Nga bwekimanyiddwa, enzina yamirundi mingi. Kisinziira ku luyimba lwoba owuliriza naluyimba engeri jassamu ebisoko. Azina soukous azina mungeri yanjawulo okuva ku azina amazina amaganda, oba dingidingi, oba salsa...



Okubiibya nze ngamba nti eyo ngeri yakuzina mazina maganda mungeri eyempolampola. Oyinza okuba ng'ozina, ate nokyusamu notandika kubiibya, sso nga tolekedde awo mukolo gwonna, oluusi nga kisinziira ku akuba engoma bwaba ng'akyusizza enkubaye.



Kawakayima tekasoboka kubiibya. Kko kazinabuzinyi nga kakozesa omukira gwako.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#5625
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1818
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:SI KUZINA KUBIIBYA 10 Months, 2 Weeks ago  
Kati ndowooza tuyiinza nolugero okulukyuusa nti owembiibya mbi azinira mu babe mbadde ngamba nti amazina gawakayima baba balina gamba nti kawenjula ekiwenyo
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#5628
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1408
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:SI KUZINA KUBIIBYA 10 Months, 2 Weeks ago  
Okuzina kwe kunyeenya ku galiba enjole, okubiibya kwekugakyuusamu. Ebyo ebye mikira mubiveeko, eyo topic ndala eri eri wa Senga Agnes ne kojja Ajjok
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement