PETERSON T. MUTEBI with THE TAMES 10 Months, 2 Weeks ago
Omwami ono ne band ye eno, bakola omulimu gwa njawulo, naddala mukunuubula nerves za bakulu, era nnawulira ne Amin yali aweze oluyimba lwe lwebayita EKKAZI EKKADDE, oba something like that. Naye nnalina akayinja ke aka NJAGALA NNYO EKIWALA, Kyeyava agamba nti yye ayagala nnyo akiwala ekirungi okuzaama. Bannange ani ayagala ekibi okuzaama?
Re:PETERSON T. MUTEBI with THE TAMES 10 Months, 2 Weeks ago
Meli waliwo ayagala omubi nga zaala ngayaniriza nabagenyi naye ate ye Basudde agamba nti ye bwaaba akukwanidde munzikiza ayagala omuyambe oleme kuvaayo mu taala mikwaano gye kukulaba kuba tayagala kwanjula tafulu ayagala girirako eyo wabbali sebusa nakola mikisi whatever that means
Re:PETERSON T. MUTEBI with THE TAMES 10 Months, 2 Weeks ago
Tulabakuki kabuladda ondeteddeyo kaki eyo gyobadde obuliridde mbadde ndowooza nti ozze ttulingizaako nga bwebagambye konze yiyiiiiii nolyeekyo ignore the notice i send you
Re:PETERSON T. MUTEBI with THE TAMES 10 Months, 2 Weeks ago
Ssebo seruganda nkulamusiza nnyo.Nange sesebo ye muiymbi wange gwempurila ng'ayimba olusuusu nerunjuuwa olutiiko.Era kulwange teri muyimbi amusinga.Yagaana okuyimba olufuutiike kuba enyimba 99 ku 100 ziri mu Luganda.Yogera ku buno BULYOOSE NEBUKYA oba KABINUBINUUUU. MAY HIS SOUL REST IN PEACE