EKYATUKA KU FAMILY SUNDAY SHOW.....
FSS ekyajitukako nze ennaku zinno mbakuba ngamanyi mujjawange gwe nandibadde nkyagaliza yekka,ate no teyeyibala bwaba jali mbu kuba simumanyi naye kino kigenze wala.Ennaku zino nfuna ne ntunusi nga Sunday enetela okutuka,abamu kumwe mungamba connect ebali mumusayi nzenno yampitako paka mubusomyo (bone-marrow) soma boni-malo

Nga omukise omu bweyagamba nti teyakoma kutu connectinga mubilowozo wabula nemumitima,omukise teyalimba naye muli mulowoza okukonekitingibwa okwekika ekyo tekwetagga okubudabuda(nurturing,tending and caring).Mike nga tukowodde

Mwe First Aid...temulwangayo gyemuli.