Re:This Star is Ugandan, Just Doesn't seem to Know It 11 Months, 1 Week ago
Denzel Washington tamanyi nti ye Dauda Waddangila Matovu bamuzaala Butambala kiluma nnyo Engabi eyo obutamanya jeva.Whoopi Goldberg anumya nnyo obutemanya nti ye Nazziwa .Cris Rock ye Musa Sseguya naye ali eyo ebyewabwe yabilagajjalila.Dan cheeto ye Yusuf Iga era bweyajja okukola move yakoma Rwanda ngaate ewabwe wali kinya na mpindi naye nina esuubi nti omusayi teguzaawa luliba olwo bonna Katonda wabwe lwalibalaga ekubo eridda ewabwe ngabweyakolela abo abali munsi ye misiri,naye kiluuma mazima nti nabuli kati tebamanyi nti mu Uganda-Butambala bajjajjabwe jebasibuka Abagabi abo.
Re:This Star is Ugandan, Just Doesn't seem to Know It 11 Months, 1 Week ago
Look at Morgan Fleeman bannange he is the Kings man he would be the Katambala and lead the good people Butambala and the King would appreciate his work to put the county in order because he would not reave any child out of school every kid will lean on him.Dan Groover oyo ye Gyagenda Omar yandibadde meeya wa Kampala ekibuga nakitereeza.Eddie Murphy ne Sean Combs they are the people who have done so wrong to themselves not to look on the map of Africa to see where Uganda in lacated and Buganda mainly where bajjajjabwe awaitting on them,our fresh and blood who seem not to know where their family tree was planted.
Re:This Star is Ugandan, Just Doesn't seem to Know 11 Months, 1 Week ago
wesley snipes(Ava west Nile), Eddy Murphy( Muganda) and samuel L jacksons(Musoga).....abo ba guy embeela zaabwe balabika baava Uganda kale bwekiba sikkyo baava Kenya naye nga batufanana nyo mu nneyisa nendabika obutafanana ne Will Smith olwaakenyi akampi alabika mu ZULU (South Africa) ate P Diddy alabika ye munyarwanda awedde emilimu.