CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Abayimbi baffe Mukulaba Okukwo Ddala Basomesa? (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Abayimbi baffe Mukulaba Okukwo Ddala Basomesa?
#8399
Kalibattanya (User)
Expert Forum Member
Posts: 606
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Abayimbi baffe Mukulaba Okukwo Ddala Basomesa? 6 Months, 1 Week ago  
Bbangi kubo bagamba nti basomesa, naye ggwe olaba otya, abayimbi baffe n'emboozi zaabwe? Kituufu okugamba nti abayimbi basomesa? Bwekiba bwekityo tebandyetaaze diplomas oba degrees okusinziira ku audience eneene gyebatukiriira ate nga mulimu nabaana ate nga "basomesa" ku nsonga za bulamu? Kiba kituufu omuntu yenna okusimbuka gyasimbuse, natandika okusomesa ensi? Oba bandyeyise basanyusa, bannakazanyirizi byokka?
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Love Conquers All
  The administrator has disabled public write access.
#8408
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1403
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Abayimbi baffe Mukulaba Okukwo Ddala Basomesa? 6 Months, 1 Week ago  
Bano ba Master Blaster the Teacher? Sha! Wano olaba nabasomesa nabo gebakaaba gebakomba mubyokusomesa, olaba ne Makerere eri ku kayisanyo nga ogamba bayimbi? Hhm, kale nga ani ayasomesa ki? Obuddo butotottololo? Gwe wali omanyi okupanga? Dipo naziggala? Omuwala omulungi talemwa maka? Ka mmuwe kubanga ye maama wange? Abatasiga nsigo? Bampe engoye ze nziwunyemu? Nja kusiba farm? Hsiiiiii!!!!
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
#8411
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 797
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Abayimbi baffe Mukulaba Okukwo Ddala Basomesa? 6 Months, 1 Week ago  
Kalibatanya..omulya mamba abela nomu....naye tukilize nti mubayimbi baffe mulimu abasomeseza ddala ela omuntu nafunamu ekyokuyiga.There are so many ways of killing a rat,you can kick it,box it,hit it with a stick or even trap it at the end of it all ojakuba ogise.Ekilala degree oba diploma zokuyimba nze ndowoza ze zo awards zebafuna.



Meli wrote somewhere nti "Gwe wali omanyi okupanga?" and "Ka mmuwe kubanga ye maama wange?"I really have failed to figure out what she had in mind.But I just pray its not what am thinking coz....never mind.But all in all teaching and learning are not easy tasks and thats the reason we have failures and gainers.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#8495
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1403
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Abayimbi baffe Mukulaba Okukwo Ddala Basomesa? 6 Months ago  
I would say JJ that I don't feel taught by these songs, in most cases not even entertained. Where I frequent, there are so many people who feel the same. Waliwo aleese wali nga ennyimba z'omugenzi Sebadduka,nga owulira akubuliira ebintu ebiri interesting byewandiyagadde okumanya. SOmetimes nga it's simple story telling naye nga mulimu interesting twists eziraga morals nga zezisinga mu bulamu. Kyoovq olaba nga ennyimba zabantu abo, tezikaddiwa. Nabatannazalibwa bajja kuzisanga enyimba ezo nga zinyuma. Kati mu ggwe wali omanyi okupanga ggwe wayigamu ki? Yesu, omusomesa wa basomesa yagamba nti sijja kubagamba kwagala babagala, kubanga ate awo oba okoze mulimu ki? Mu butuufu waliwo omuntu agenda okuwulira Chameleon nga bwa wa maama we kubanga asaanye afunye, nabaawo kyayiga? Nze nzikiriziganya nekigamba nti basanyusa Intertainers nga munsi endala bwebabayita. Buvunayizibwa bungi okweyita ebisingawo, naddala eri abato abayinza okulowooza nti kuba oli yabeera olubuto emyeezi mwenda olina okumuwa afune. Songa ate oluusi ono yazaala nasula wali, nga mulala yeyasaza ekibatu entuuyo nomusaayi okumukuza nokumugunjula. Omwo mwemuva abaana abakuzibwa abalala obutabalaga kusiima, mwemuvudde kati byowulira nti kezaala kekomberera. Tetugambye nti tebayimba, naye baleme kweyita byebatali.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
#8501
Mirembe2007 (User)
Junior Forum Member
Posts: 129
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Abayimbi baffe Mukulaba Okukwo Ddala Basomesa? 6 Months ago  
Abamu basomesa era ngebintu byebayimba bilimu ekiliisa omwoyo nawe nowulila nti ddala mbadde mpabye mumpisa zange nina okweddako bwoba omanyi okwesunsula gwewenyini ngatonasunsula balala.Bwebareeta abo abayiyiza enyimba kusitegi olutandiika okunasula endongo amaloboozi agagambo agavamu kamwa kabwe gakwewuunyisa ngabamanyiidde ddala nti radio mu Uganda zikola 24/7 abaana bawuliliza buli mukuutu oguwereeza.Mulabe kino ekya Mulaasi ekyokusiiba faamu waliwo gwesomye ko nga yayigilila okusiba faamu ya Mulaasi alina abaana 22 naye newabasuza wakaabya nesente ezitwala abaana musomero tazilaba bwebafuna kunsalwa akwata mugo kubanga abakulu bajja kunyagulula abato ensalwa yabwe bawunyilwe lusu oba kukoma kusupu.ebigambo byebakozesa ebyobuwemu ngabalowooza nti abaana tebategera byonn byampuna kubanga kati abaana babanguka tewali kyebatamnyi okwo sikwekukabawaza abaana nokutuwemulilako ensonyi bazinaaba mumaso kasita bamanya nti kati omulembe gwabidongo namabinu asanga yayimba nabategeza ngabwabasomeseza omula yaloota nga agenze okufumbilwa ewa Fred nebatamila nnyo ngayeyali kadija nayasa egilasi za Fred 10 ddamba namuyisamu empi ekilo ekyo nokumusibilako namusibilako kyoka yali talina wakudda kubanga Fred yamutunza enyumbaye kale ekyo nakitubulila songa senga yali mugezi yalirese ataddemu abapangisa neyefunilangamu buli mwezi naye yebaka yazukuka nkeera ngabyagamba muluyimba tebijja oyagala omukwateyo bukwasi. Nze nsaba abamanyi okuwandiika enyimba guno bagufulire ddala omulimu bawandiike enyimba bazibatunze basobole okuyimba ebilimu amagezi naye tuffa.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#8522
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 797
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Abayimbi baffe Mukulaba Okukwo Ddala Basomesa? 6 Months ago  
Meli yambuziza: Kati mu ggwe wali omanyi okupanga ggwe wayigamu ki?



Ekibuzo kino okukidamu kiyinza okunetagisa okuwandika kumpi kitabo kilamba ekyenkana nga baibuli.Nze kulwange kyenayiga muluyimba luno kili nti teli muntu ali perfect and we should not take our buddies for granted kuba baba nemigaso olusi gyotoyinza kulaba nga wali naye amala kuvawo nolyoka okigyamu enjawulo.Yee lwaki mala obudde...balugela dda nti tekiwomela matama abili and I agree to disagree. I believe nti buli muntu ali entitled to his or her opinion on an issue.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement