Naye katuddeko emabega katono Ssebatta bali bamuwa kijujulu ate kyo kyaali tekifudeeyo kulaba makudde ge ngeera kyetegefu okuchanga chanisi kati wano akabi kali tekanajja kuba singa bali bagenda kuchanga chanisi awo mulujjudde awo ogamba nti osanga yali tayagala chanisi amwanike ,naye ate laba ekisa kyo mutabani bwamwegayirira nti wakiri lwalumu lwokka. Nze ekyo ekisa ekitiriika mbadde naludde okukisanga oba naye yali atakiriza mwana lwaaki teyasabamu nyazalawe ye gwaaba achanga naye chanisi ? okwo sikwekukwaata omukono gwa munno nogukubisa omulabe wo ate gwe nodduka . E kirala buno obulombo lombo bwaawa obwagala okumala okuloza kukika kyonna
