Banange ensi eno elimu ebinyuma ate nebyewunyisa.Eyo gyenakedde okutabalila gyenagwilidee kumukwano gwange bwetubadde tuludde okulabagana.Bambi yasanyuse okundaba ela nansaba tugendeko ewuwe mbu ndabe nga bweyafuna yo ababeezi abalala ewaka.Nzenna nagenze nesunga nsubila kusanga biwala gyana ela kyenkana nabisanze.Mukwano gwange yagulayo embalasi bili enkazi nensajja ela nga kati zilina nezadde.Ebyo ndowoza byo sibikulu kati naye maama mwali muwulide kumbalasi ensosoze??Nakawele oli alabika teyemanyiza kintu kiyitibwa mudugavu,obwedda agila nanzimula ati

nange muli nengamba oba kino ekibalasi kyeyita ki nange nemudiza nti

negubula asala.Bwenakute kumwana we yenna nazimba kwagala kujja ampujje tekke wabula nga liman lye lyo lintu lya buli muntu ela likakamu,nensaba ndiwalampe ko kumugongo(li man) haa awo wewavude tabbu.Mwana muwala yatandise okwekola obusolo solo.Mukama we nangamba owange kilabika omukyala ono takumatililako dala wadde.Konze nti nze manyi eddagala elijja okumukakanya,ko mukwano gwange nti dagala ki? Awo wenamugambidde nti mpa kumata gge nyweko nga alaba....awo mufubitilizemu ekyadilidde kale nga mbalabila.