Mbalamusiiza nnyo banange mwena.Amanya agange bampiita Samuel nga abasinga bampita SAM era nga wano mu lukiiko manyiidwa nga FIKEMA.I love you guys.Abankumiire mwena.
Fikema webale kubaawo mwana waffe!naye munange mbadde simanyi nti yeggwe Lubale waffe owabulijjo mu chatroom.webale nyo kubeerawo mu family yaffe eno!Enjoy it as usual !
Mukwano prettyd namwe mwebale kubawo.Munange abasinga babadde tebamanyi nti ye nze.Naye olwomukwano omungi gweniina eri connect,nasazeewo e Biwani mbinyuuke.Mpoozi ne mukuulu muuno oyo Gavin munsunile ku taama.